Download Free mp3
KAROLI LWANGA
Ekidd:
(Joseph Kyagambiddwa)
,, ,,
Karoli Lwanga wuuno omulwanyi ow’amaanyi,
Tumulina omugabe era omujaasi w’eggye!
Katonda yeebazibwe olw’ono gw’atuwadde
Akulembere eggye lye ery’abalwanyi ku nsi,
//Atweyagaza omumegganyi tumusiimye ow’ettutumu omuganzi Lwanga.//
- Abatudde mwenna
Mbanjulira mukulu waffe
Omuzira nnamige ye oyo
Mukama gw‟atusindikidde
…………..Omulwanyi Lwanga
…………..Omujaasi wa Yezu,
…………..Omulwanyi Lwanga,
24
…………..Omujaasi wa Yezu,
Akulire entabaalo zaffe,
…………..Omulwanyi Lwanga,
Nnalukalala atameggebwa ngo; …………..Omujaasi wa Yezu,
//Ye wuuyo Karoli Lwanga,
Ye wuuyo bwe twatabaala! - Balubaale bakangawadde,
…………..Omulwanyi Lwanga
…………..Omujaasi wa Yezu//
…………..Omulwanyi Lwanga
N’emmandwa zikambuwadde, …………..Omujaasi wa Yezu
N’abafuzi batweweredde,
Batulanga obusomi bwaffe,
//Siitye nze Karoli w‟ali!
Nnaanywera Karoli w‟ali!
ABAJULIZI MUKULIKE
…………..Omulwanyi Lwanga
…………..Omujaasi wa Yezu,
…………..Omulwanyi Lwanga
…………..Omujaasi wa Yezu.//