PDF

Eggwanga lya Katonda PDF | Mr Kamya

📥 Download Soulful PDF File below ⬇️

File Description File size Downloads
pdf Mto2. Egwanga lya Katonda 24 KB 115

2.Abaminsani abazira besowolayo, Katonda be yalonda batuuke muno Baakola buteddiza baatulungiya, Baatumanyisa Kristu n’amazima ge. Baatukumamu omuliro baatubangula Eggwanga iya Uganda lyaluuka lirye.

3.Mu kusomesa abantu baali bagumu, Ng’olaba Mapeera oyo bwe yebuga Beesiganga Kristu n’abalunngamya Baakolanga n’amaanyi g’otosuubira Kyasanyukinwa nnya ekyo eky okulokolwa Kyaviramu n’abangi okubatizibwa.

  1. Omukulembeze wa byonna yesowolayo, Mukasa eyasooka nga wa njawulo Kyava mu buyinza obw Omulokozi N’agaya ebyensi eno n’abiwangula N’akulembera bangi ewa Kristu Mulumba ate n’abalala baamwegattako
  2. Abazira omusaay baaguyiwa Ne guietera Uganda obulokołu, Twasooka bulungi tulina amaka, Omutuviira bannaddini abaliwo kati, N’atuwa bakabona abamufaanana Bakulembere eggwanga ly’abatambuze.
  3. 6.Ekibiina kya Mapeera kyayanyirawo Ng’omuzadde w’ensi eno ye Nnamasole Baamukwasa n’ensi eno n’emuwongerwa N’atufunyisa enneema ey’ obujulizi Tutunuulira Maria tuli bagumu Luliba lumu gyali tulituukayo.