Eggwanga lya Katonda
Mr Kamya
2.Abaminsani abazira besowolayo, Katonda be yalonda batuuke muno Baakola buteddiza baatulungiya, Baatumanyisa Kristu n'amazima ge. Baatukumamu omuliro baatubangula Eggwanga iya Uganda lyaluuka lirye.
3.Mu kusomesa abantu baali bagumu, Ng'olaba Mapeera oyo bwe yebuga Beesiganga Kristu n'abalunngamya Baakolanga n'amaanyi g'otosuubira Kyasanyukinwa nnya ekyo eky okulokolwa Kyaviramu n'abangi okubatizibwa.
- Omukulembeze wa byonna yesowolayo, Mukasa eyasooka nga wa njawulo Kyava mu buyinza obw Omulokozi N'agaya ebyensi eno n'abiwangula N'akulembera bangi ewa Kristu Mulumba ate n'abalala baamwegattako
- Abazira omusaay baaguyiwa Ne guietera Uganda obulokołu, Twasooka bulungi tulina amaka, Omutuviira bannaddini abaliwo kati, N'atuwa bakabona abamufaanana Bakulembere eggwanga ly'abatambuze.
- 6.Ekibiina kya Mapeera kyayanyirawo Ng'omuzadde w'ensi eno ye Nnamasole Baamukwasa n'ensi eno n'emuwongerwa N'atufunyisa enneema ey' obujulizi Tutunuulira Maria tuli bagumu Luliba lumu gyali tulituukayo.
More song sheets
See all- Dako nen LatiniLuo Catholic Songs 9
- Twimukye TubahimbiseB.Mubangizi 13
- Ni Mungu sawa romo ni timoCatholic song 16
- Oh Yezu Mpulira NkwetaagaMsgr Expedito Magembe 21
Advertise with usSponsoredOpen- Muhikiriire HosannaRunyoro, Rutooro Catholic songs 23
- Abaagalwa MwennaPonsiano Kayongo Bivamuye 15
- Singa Omukama teyali naffeCacemcho, 15
- Ekitinisa :Missa Rukira BakamaEvelyn Tinkamaliirwe Harm:Patrick Kugonza 9